in , ,

Awo – Lyrics – By B2C (Kampala Boys) & David Lutalo

Aaah aaaaaaa……
B2C soldiers, David Lutalo (hehehe..)
Ahaa, Uhmmm

Nsanyuse okulaba
Nakoma kukulaba ku birthday ya Nakuya
Nga ndaba onkeneka (ah oooo, oh..)
Tudde wetwakoma
Munda mumutima gwange walekamu omuliro
Mpulira mbabuka (ah oooo, oh..)
Onfude na crazy
Nkankanirira mu maggulu am lazy
Siiga butter ku mugaati, bread
Kiriza mbeere mukwano gwo, friend

Awo awo ooo..
Awo wenyini mukwano gwange awo
Yeah yeah eh
Byebyo byebyo
Byebyo byenyini mukwano gwange byebyo
Yeah yeah yeeeee

Bino byenkugamba ogenda kufunamu
Bino biyaamba fembi
Njagala okirize nga tewesise namu
Biyamba fembi
Aaaaa….
Byenkugamba ogenda kufunamu
Bino biyaamba fembi
Njagala okirize nga tewesise namu
Bino biyamba fembi
Aah..

Onyizzenyizze ebiwundu munda aaah
Gwe kitangaala ekinjakira buli gyengenda
Kati tondeka ku mulyango
Hanie wange mpeeka ku mugongo
Wadde oyambadde kakondo
Sirikuleka owange omulongo

Uhmm
Oli kibaala ki?
Oli mu kiki ekikufuula kiti?
Beibe, olya mere na ki?
Ebikwawuulanga notaba nga bali

Awo awo ooo..
Awo wenyini mukwano gwange awo
Yeah yeah eh
Byebyo byebyo
Byebyo byenyini mukwano gwange byebyo
Ebinuma

Mbadde nkulowoozangako
Nkwesuunga nkulinze nga mpeke ya tuulo
Yegwe queen gwetwasomangako
Mu butaabo bwabaluunji
Ow’obumwa obugonvu
Yeee soo mama
Ono anyuuma nebweyesiba leesu yoka
Feezza ah aaa..
Bwayaaka tamanyi na tabaaza mukwaka
Yeah eh yeah eh

Bino byenkugamba ogenda kufunamu
Bino biyaamba fembi
Njagala okirize nga tewesise namu
Biyamba fembi

Yeah aaaah…
Yegwe boss
Yegwe Dos
Yegwe Nurse
Yegwe my Deejay
Yegwe dance
Yegwe Queen
Yegwe Moon
Yegwe Mars
Yegwe my future
Yegwe Nurse oh
Nze ndi nsigo
Baby yegwe farmer
Nze ndi kuubo
Baby yegwe driver ah aaaah….

Awo awo ooo..
Awo wenyini mukwano gwange awo
Yeah yeah eh
Bino byenkugamba ogenda kufunamu
Bino biyaamba fembi
Njagala okirize nga tewesise namu
Biyamba fembi
Aaaaa….
Byenkugamba ogenda kufunamu
Bino biyaamba fembi
Njagala okirize nga tewesise namu
Bino biyamba fembi
Aah..

What do you think?

Written by Myalo Tonny Mata

unfathomable

RockBoom Rewards Kickboxer Golola Moses with a Brand-new Fully Furnished House

ABS TV Confirms the Passing on of Pastor Yiga