Home Lyrics Song Lyrics: Ekiro Munzikiza by Pallaso

Song Lyrics: Ekiro Munzikiza by Pallaso

245
Singer Pallaso

I am badder than them, kama ivan yo badder than them
we’re badder than them, sabulaaa
obwekiro butuse ekibuga kigule, abakazi abafumbo batwetemye embale
babugoba obunyama ne biceps enene kati obulunji bwadda ku wallet nene
tukuba zi chain magujja zenyini, ate guno mulembe gwa bituli mumpale
tunywa champagne bakabaka benyini, tukuba limu sniper takuba bbali
ekiro munzikiza (saawa yakwekwata) ekiro munzikiza (yakwekwata)
ekiro munzikiza ekiro munzikiza abantu bakyekola
Cheeza leka kwekunya sikyalina najjengenda, bwemba ntamidde ndeka (ndeka)
kyoyenda si kyenyenda bwekuba kunywa (kunywa) kikyalina najengenda
bwemba ntamidde ndeka (ndeka) kyoyenda si kyenyenda
kati ngenda okizuula abakazi kikemo batusatiza netugwirana ebigwo
nebwoba nameka bakunywa paka ku zero aleeta nemikwano nebakyekola sebo
nga tolina money nokukwana lutalo, tolina mulo bwalukyolo ku piilo
ekiro munzikiza (saawa yakwekwata) ekiro munzikiza (yakwekwata)
ekiro munzikiza ekiro munzikiza abantu bakyekola
cheeza leka kwekunya, sikyalina najjengenda , bwemba ntamidde ndeka (ndeka)
kyoyenda sikyenyenda, bwekuba kunywa (kunywa) sikyalina najjengenda
bwemba ntamidde ndeka (ndeka) kyoyenda sikyenyenda
yah, when the night comes black girls turn light brown
ma diamonds are shining even when the lights are off
bakaba ono ampita noli nayita naye nga njagala malaika
the champagne got me going but the Hennessey is crazy
the whining and dancing we leave that for the ladies
I make moves and ma boys are with me, shout out to the djs for bumping the music
eh, abantu bagala biyise nsusu z’abakyala nazo bagala zimyuse, maama lususu namubuse
n’omudugavu afanana Beyonce, nyweza leka kwekunya sikyalina najjengenda
bwemba ntamidde ndeka (ndeka), kyoyenda sikyenyenda
bwekuba kunywa (kunywa) sikyalina najjengenda
bwemba ntamidde ndeka (ndeka) kyoyenda sikyenyenda
I am badder than them, Kama Ivan yu’re badder than them, we’re badder than them (sabulaaa)
ekiro munzikiza (saawa yakwekwata) ekiro munzikiza (yakwekwata)
ekiro munzikiza ekiro munzikiza abantu bakyekolaaa….