Home Lyrics Song Lyrics: Sabisubira by Roden Y Kabako

Song Lyrics: Sabisubira by Roden Y Kabako

216

hallo hallo ani ono? (awuu) Mugabe?! ah ah, shooo
bampita kabako (another problem) mubiseera bya future, sabisubira nti ndibirabako sabisubira
nze sabisubira (ahaa) nti nditukayo eno sabisubira (TNS)
sabisubira nti ndibirabako sabisubira, nze sabisubira nti nditukayo eno sabisubira
esimu tuzambala nga saawa tukuba nemujayita
kati tuzambala nga saawa (eh hallo) twogera nabaayita
nfunye akasimu okuva ewa Besigye nga kambuuza kubiseera by’omumaso
wanji muzeeyi Besigye ffe tuli eno tumansa sente
Uganda yaffuka Amerika tusula tudigidda ffe tuli ku chart eno
ogamba kikofira?! eyo nga twayitayo dda,
Lukwago naye yafuggamu nekiyuuga awo Mugisha nakikwata
kati tuli eno naye aliko waggume (wanji) tayagala naliny’olyogere (wanji)
naye kasita tweyagala (oyogedde) ensimbi twazifuna, ebyana byebbyuula, ne sirimu twamuwoona
sabisubira nti ndibirabako sabisubira (hehe),nze sabisubira nti nditukayo eno sabisubira (creator)
sabisubira nti ndibirabako sabisubira,nze sabisubira (majje ga kutakatakataka)
sabisubira nti nditukayo eno sabisubira, essimu tuzambala nga saawa, tukuba nemujayita
kati tuzambala nga saawa, (forexample) twogera nabaayita
Uganda yafuuka njiya twayiyiza ekyombo kipakiinga mu lweera
enyonyi zafuuka bugali buli avubuka emotoka ayigira ku limousine
okuva lwetwazuula gold n’amafuuta tulya nga baloodi
abo ba Mbabazi bakivamu dda(eh eh) banji abakivamu awo
Mowzey Radio yatuluma nyo 2018 natuvaako
Weasel Manizal nalemerako abaamujooga nabalagako
ojukira Bobi Wine? mutabaani we yakulira amajje eno,ogamba owa Chamili? oyo mutabbuliki
Grenade yatwala kawala ka Desire sebo kasikira ekitone
Kenzo akuliride yazimba mu Angole alunda nte (oyogede)
Sheebah nga simuwulira?! alabika yafumbirwa
mpozi kano kawala ka Cindy kakubye tyuuni musigula nkonge (awuu)
webikitibakita webikitibakita webikitibakita webbya,(awuu)
webikitibakita webikitibakita webikitibakita webba (awuu), ragga atunyumira ebiwato tubinyoola
Black wadawa? (owaye) tuli eno twemisa, hehe
sabisubira (gwe) nti ndibirabako sabisubira (ebyo birooto)
nze sabisubira (olimba) nti ndituukayo eno sabisubira (ebyo birooto)
sabisubira (olimba) nti ndibirabako sabisubira (oli mu birooto)
nze sabisubira (ehe, olimba) nti ndituukayo eno sabisubira (haha)
essimu tuzambala nga saawa, tukuba nemujayita (maama)
kati tuzambala nga saawa (ndabirako dukka), twogera nabayita
abo ba Pallaso bakivamu dda (emisinde jebakozesa!!) banji abakivamu awo, awuu..