in ,

Song Lyrics: Enyanda by Sheebah Karungi

Sheebah Karungi

Alexander mbuge power records (roll it)
we know we kill it, TNS
wanyanula wanzijayo mukatandaalo ye eh
bali banjerege naye yegwe yanzijamu ekyaalo ah ah
omukwano kuzanyirira ebisigadde byamukatabo eh eh
bino sibyakupangirira mbu ate wano kano kafuna ate kali tekafuna

what if I tell it to you that I love you
nti yenze mukyala wo mu birooto
love triangle oba nga azanya luddo
muzanyo gwa Maradona Ronaldihno

baby wankuba enyanda wampereza signal ayi ayi
ondi eri munda onzinisa mazina ga tekno nti baby pana
nze wankuba enyanda wampereza signal ayi ayi
ondi eri munda onzinisa mazina ga tekno nti baby pana

si lugambo si lugambo
omukwano gwo gunkunya ng’ekyangwe
nze manyi nti one day
lulikya nga mukama ankumpadde baby boy

hee siseka nti oba akaboozi kanyuma ye ye
naye eddobozzi lyo lyerinyonyogera
lintabula limpomera limpanvuya lintadde mukomera
onzijukiza omukwano guli ogwa liddo
nga tuzanya omweeso ne luddo
twali eri mu love corridor
nga tuyimba n’obuyimba bwa Davido
nti fire fire burn dem

wampereeza signal ayi ayi
ondi eri munda
onzinisa mazina ga tekno nti baby pana
nze wankuba enyanda
wampereza signal ayi ayi
ondi eri munda
onzinisa mazina ga tekno nti baby pana

what if I tell it to you that I love you
nti yenze mukyala wo mu birooto
love triangle oba nga azanya luddo
muzanyo gwa Maradona Ronadihno
hee siseeka nti oba akaboozi kanyuma (noo)
naye eddobozzi lyerinyonyogera
lintabula limpomera limpanvuya lintadde mu komera

onzijukiza guli omukwano gwa liddo
nga tuzanya omweeso ne luddo
twali eri mu love corridor
nga tuyimba n’obuyimba bwa Burna Boy
nti ye ye, ye ye ye ye, ye ye

ondi eri munda
onzinisa mazina ga tekno nti baby pana
nze wankuba enyanda
wampereza signal ayi ayi
ondi eri munda
onzinisa mazina ga tekno nti baby pana
wankuba enyanda…..ondi eri munda….baby wankuba enyanda

What do you think?

Written by Myalo Tonny Mata

unfathomable

Chosen Becky

Song Lyrics: Baloope by Chosen Becky

Song Lyrics: Semyekozo by Eddy Kenzo