in ,

Song Lyrics: Ndikuwaki by Pallaso

eeh..eddie dee, kama ivan (eeh)
ndikuwaki gw’eyampa obukumi ampisa mu bitomi yegwe sabalwanyi
siliva woli gwe eyawandika olutambi lwobulamu bwange byona gw’agera
munange nga bwondaba ninga bwendi, silina suubi walala yegwe suubi
teri kinanema mukama womba kumpi, eriiso lyo lirindaba yona jendiba
abeekise mumakuubo ndibawangula, ndibawangula eeh
enzijji mumakuubo ndiziwangula, ndiziwangula eeh
abeekise mumakuubo ndibawangula, ndibawangula, ndibawangula
enzijji mumakuubo ndiziwangula, ndiziwangula, ndiziwangula
tumutendereze tutendereze omutonzi
wentunula jonzijje eyo wansi mubikonge aah nina okukwebazanga
newemberanga esuubi linzigwamu nzijukizanga nti plan zo zezisinga
wenkusobyanga lamuza kiisa kyo tondeka kugwayo yade nga nemwa nyo
munange nga bwondaba ninga bwendi, sirina suubi walala yegwe suubi
teri kinanema mukama womba kumpi, eriiso lyo lirindaba yona jendiba
abeekise mumakuubo ndibawangula, ndibawangula eeh
enzijji mumakuubo ndiziwangula, ndiziwangula eeh
abeekise mumakuubo ndibawangula, ndibawangula, ndibawangula
enzijji mumakuubo ndiziwangula, ndiziwangula, ndiziwangula
aaah nsembeza nteka kumpi mukama nsembeza

What do you think?

Written by Myalo Tonny Mata

unfathomable

Beach Soccer Uganda

Uganda Beach Soccer League Results Match Day 7

Song Lyrics: Wait For your Love (Until Yo Ready) by Radio and Weasel – GoodLyfe