in ,

Song Lyrics: Nekwataako by John Blaq

Singer John Blaq

Zuena eno Barbie eno Zari eno Sheebah eno Winnie Kaguta Kataha
Lupita Kadaga Fabiola Daniella Gashumba Byanyima, am confused (what?)
okilaba otya nga bali ku mbaga yaffe beibe (nekwataako)
okilaba otya nga nkututeko eyo mu bazungu (nekwataako)
okilaba otya nga breakfast ekusanze mu masuukago (era nekwataako)
okilaba otya mukamotooka front seat yegwe asooka (kati nekwatako)

nze omulwanyi wo era mukwano gw’omusumba wo
yenze gwakubira webiganye nze gwasoosa nekumwanjo
ino sagala kunyiza era sagala munyiza
sagala kuwulira nga bamuvunza
ebitimbe balitiimba ebizimbe balisiiga
nti omwaana ayagadde munne
kati netoonda eli abo benasooka okwagala nenkyaawa
mweena nabakyaawa olwokuba nafunye gwenalinga nonya ye ye ye

okilaba otya nga bali kumbaga yaffe beibe (nekwatako)
okilaba otya nga nkututeko eyo mu bazungu (nekwatako)
okilaba otya nga breakfast ekusanze mu masuukago (era nekwatako)
okilaba otya mu kamotoka front seat yegwe asooka (kati nekwatako)

akaloboozi ko wuu kali nice
nkwetegereza makinga you’re right
omukwano gwo wuu guli fine
nkwetegereza ninga ali ku terefayina
nze siganye olinayo daddy
yakugaana obulenzi bu local local
wob’osobola mugambe daddy
omutima gwo gwaasimye eno bwa bwa bwa bway
mubirowoozo nemumusayi mugambe nti yenze alimu
mubirowozo nemubutambi mugambe yenze gwolaba
yah bwoy

okilaba otya nga bali kumbaga yaffe beibe (nekwatako)
okilaba otya nga nkututeko eyo mu bazungu (nekwatako)
okilaba otya nga breakfast ekusanze mu masuukago (era nekwatako)
okilaba otya mukamotoka front seat yegwe asooka (kati nekwatako)
Zuena eno Barbie eno Zari eno Sheebah eno Winnie Kaguta Kataha
Lupita Kadaga Fabiola Daniella Gashumba Byanyima, am confused

What do you think?

Written by Myalo Tonny Mata

unfathomable

‘Back off Bobi Wine’ Comedian Reign tells off Jennifer Full Figure

Uganda Beats Eritrea 3 – 0 to win CECAFA 2019